Owoomutuba Ssemutumba e Mussa e Nnono Mawokota
Mu ssiga lya Kaddu Sekayiba e Ssenge busiro tulina n'omutuba Ssemutumba ogwetuukira obutereevu ku ssiga. Owoomutuba aliko ye Mukwaya Stephen
Ennyiriri | ||
---|---|---|
1 | Kiyaga e Musa Mawokota, lukulemberwa Richard Kiyaga | |
2 | Sentamu e Maggya Mawokota, lukulemberwa Petero Sentamu | |
3 | Muyaga e Buyaga Busiro, lukulemberwa Kalooli Sentamu | |
4 | Mbalangu e Lubowa Musa Mawokota, lukulemberwa Evaresto Nyanzi | |
5 | Ssaabalangira e Nnono Mawokota, lukulemberwa Joseph Kyagulanyi |