Owoomutuba Mukwaya

Owoomutuba Mukwaya e Bukwaya e Kyaggwe

Mu ssiga lya Kaddu Sekayiba e Ssenge busiro tulina n'omutuba  Mukwaya ogwetuukira obutereevu ku ssiga. Owoomutuba aliko ye Dick Musooka   

 

 Ennyiriri

    1     Mugujju e Bukwaya Kyaggwe
    2     Malima
    3    Muwanga
    4     Komawo e Kikumbi Ssingo - Derrick Nuwa Sentamu Makumbi
    5     Bukunyu
    6     Waluggi

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search