Owoomutuba Mwanamugimu Ntanda sendusu e Bunoonya Ssenge Busiro
Mu ssiga lya Kaddu Sekayiba e Ssenge busiro tulina n'omutuba Mwanamugimu ogwetuukira obutereevu ku ssiga. Owoomutuba aliko ye Samuel Majwega Musoke
Ennyiriri | ||
---|---|---|
1 | Ntanda e Lubowa Mawokota, lukulemberwa Bamulidde Nnyanzi | |
2 | Mukaddemwangu e Ssenge Busiro, lukulemberwa upnraim naoou nentamu | |
3 | Nakabugo e Butakola Bugerere, lukulemberwa Paul Makumbi Nnyanzi | |
4 | Zaalyembikke Mpaata Busiro, lukulemberwa Zaake | |
5 | Mayanja Bisiriba e Mavugeera Butambala, lukulemberwa Isaac Bugembe Kayiseeko | |
6 | Kiriba e Namugongo Kyaddondo, lukulemberwa Nnyanzi John |