Owoomutuba Mayanja Mumiranso , e Masenge , Mbalala-Kyaggwe
Mu ssiga lya Kaddu Sekayiba e Ssenge busiro tulina n'omutuba Mayanja ogwetuukira obutereevu ku ssiga. Owoomutuba aliko ye George William Walakira Musisi
Ennyiriri | ||
---|---|---|
1 | Kiyanzi Mayanja, Masenge Mbalala Kyaggwe | |
2 | Kibuuka Guyamba e Kassoozo, Kyankowe-Ssingo | |
3 | Kajjabwangu e Nakaseke-Bulemeezi | |
4 | Tabawoomu nyombi kakuuba Kyaggwe |