Owoomutuba Kiyanzi

Owoomutuba Kiyanzi Nnamige e Bbamba Ssanda Busiro.

Mu ssiga lya Kaddu Sekayiba e Ssenge busiro tulina n'omutuba  Kiyanzi ogwetuukira obutereevu ku ssiga. Owoomutuba Aliko ye Frank Kyakoonye  

 

 Ennyiriri

    1     Kasakya e Ssanda Bbamba Busiro, lukulemberwa Nathan Kiyanzi
    2     Tabawoomuyom bi e Lukole Bbombo, lukulemberwa Jimmy Walakira
    3    Sekibaala e Kaabuwambo Ssingo, lukulemberwa Mukwaya Livingstone
    4     Nkonwa e Nnakakonge Bugerere, lukulemberwa Kyakoonye Michael
    5     Kamiri e NOmugongo Kyaddondo, lukulemberwa Rev. Kiwummulo Nyenje
    6     Kinaayambalaki e Bugerere, lukulemberwa Yawe William
    7     Mungere-Kajjabaggu e Nakaseke, lukulemberwa Alooni Musisi Kayanja
    8     Kltyamunyolo e Ggalamba, lukulemberwa Sekisambu
    9     Byamugenzi
    10     Kityamunyoro

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search