Biki ebiri e Ssenge

Biki ebiri e Ssenge ?

 Bano be bamu ku baakalya Obwakaddu Sekayiba

    1     Kaddu Kayiira Buyiira
    2     Ssebyayi Mpombe
    3     Nabembezi e Nawanjovu
    4     Mukwaya Samwiri
    5     Lukumbi Nuwa
    6     Mumazziwabanja Yafeesi
    7     Mukwaya
    8     Kumiryampisi
    9     Byamugenzi
    10     Kityamunyoro
    11     Sengooba e Bugoba
    12     Kiyinzi Namige
    13     Mumaziwabanja
    14     Willlam Kayanja
    15     Samuel Mukwaya

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search