Omutuba gwa Kaggwa
Embuga y’omutuba gwa Kaggwa err Nsujjumpolwe - Mawokota. Owoomutub a ye Sentamu Saulo. Omutuba guno muto. Gwasimbwa Ssemitego Paul Kizire nga guva mu gwa Kizindo e Muzinda eyavaamu Ssaabalanglra.
Bakaggwa baddiriŋŋana bwe bati:
Ssempiira Ssenkandwa yazaala Kabambwe, eyazaala Balemeezi, eyazaala Saalimu Kasibante, eyazaala Yonasaani Kaggwa Bugembe , eyazaala Saulo Sentamu aliko kati ekitabo kino we kiwandiikiddwa.
Zino ze nnyiriri eziri mu mutuba gwa Kaggwa
Enyiriri | ||
---|---|---|
1 | Yonasaani Kaggwa e Nsujjumpolwe - Mawokota | |
2 | Slmon Walakira e Kisammula - Mawokota | |
3 | Lutaakome e Namuppoona - Kyaddondo |