Omutuba gwa Kannamwangi

Omutuba gwa Kannamwangi

Owoomutuba ye Ddumba Damyano, abeera Mutundwe Lubaga Kyaddondo
Zino ze nnyiriri mu mutuba gwa Kannamwangi ne gye zisangibwa

 

 Enyiriri

    1     Ngalobyambe Joseph Makumbi e Mawokota.
    2     Kabanda Kironde Nalubabwe e Kyaggwe.
    3     Kabanda Yowana e Biikira - Buddu
    4     Lwanyaaga Bansiiyaabwe e Bunnamwerl - Mpigi
    5     Sentamu Yowana e Kayabwe-Mawokota.

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search