Amannya g'Essiga lya Semitego

 Abalenzi:

    Gwayinga     Naabafuta
    Nabugo     Nnamakoola
    Nnamatama     Nnamusa
    Tebusulwa     Tegutabwa
    Kizindo     Kizire
    Luzige     Majanjagali
    Matagawoome     Mpengere
    Muddemwera     Mududubya
    Munya     Mutagazi
    Mutiwabbanja     Mutungo
    Muziziko     Nkambwe
    Nkemba     Nkemba
    Nkumbi     Nswadde
    Ssembuya     Ssemusambwa
    Ssenswa     Ssewakkuuka

 Abawala:

    Gwayinga     Naabafuta
    Nabugo     Nnamakoola
    Nnamatama     Nnamusa
    Tebusulwa     Tegutabwa

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search