Empya eziri mu lunyiriri Iw’AkasoIya

Empya eziri mu lunyiriri Iw’AkasoIya

1. Waakuze: Lukulemberwa Nyanzi Natooli, embuga en Kanyike Kammengo, Mawokota
2. Matembe: Lukulemberwa Kyagulanyi Lauben,embuga eri Misansala Masaka, Buddu.
3. Mulinnyabigo: Lukulemberwa Ssebadduka Christopher, embuga eri Kakunyu Nakaziba Butayunja Busujju.
4. Kisomose: Lukulemberwa Kisomose Paul, embuga eri Kiryammuli Musaale Bulera, Ssingo.
5. Kapimpi: Lukulemberwa Mukwaya Kalamagi, embuga en Naluggi, Bulera mu Ssingo.

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search