Enda z’OIunyiriri Iw’AkasoIya
1. Kizza: Ekulemberwa Omutaka Kayiira Gaajjuule e Mugulu, embuga en Omuluka Musaale, e ggombolola Ssaabagabo Ssekanyonyi e Ssingo.
2. Nkwanzi: Ekulemberwa Kamya Ssaalongo (akuuma), embuga err Mugulu, omuluka Musaale ggombolola Ssaabagabo, essaza Ssingo.
3. Waalonze: Ekulemberwa Mawejje Martin Gonda Ssaalongo, embuga eri Sseguku, essaza Kyaddondo.
4. Namaganda: Ekulemberwa Walakira Leo, embuga en Kibanga, essaza Mawokota.
5. Ngalomyambe: Ekulemberwa Mudduse Matayo, embuga en Mabanda mu Butambala.
6. Lugunju: Ekulemberwa Makumbi Paul, embuga eri Bulyambidde, Mutuba I e Kiteregga Ssingo.
7. Mutimba: Ekulemberwa Nyenje Ahamed, embuga eri Kitimba Kalamba e Butambala.
8. Kyamufumba: Ekulemberwa Ssebalamu, embuga “ eri Busiika, ggombolola Baamunaanika e Bulemeezi.
9. Gandibukamba: Ekulemberwa Kyalema, embuga err Kalasa, ggombolola Makulubita e Bulemeezi.
10. Kyalema: Ekulemberwa Kyalema Kabanda, embuga err Butto Bweyogerere,ggombo1ola Ssaabagabo e Kyaddondo.
11. Mugalaasi Nkonwa: Ekulemberwa Kabanda Ediriisa, embuga err Kyerima mu ggombolola ye Bulo, mu ssaza 1y’e Butambala.
12. Zaake: Ekulemberwa Sentamu John Mary, embuga en Nakaziba Butayunja Busujju.
13. Nyenje Nnyanyenje: Ekulemberwa Nyanzi Paul, embuga en Busere Mituba II mu ggombolola Mum ka mu ssazo Ssingo.
14. Takogga: Ekulemberwa Namutaayiika Erisa, embuga eri Mugulu, omuluka Musaale, eggombolola Ssaabagabo Ssekanyonyi, essaza Ssingo.