Olunyiriri lw’Akasolya lukulemberwa Ssaabalangira.
1. Kizza
2. Wakati awo waaliwo bassaabalangira mu mirembe egy’enjawulo, bangi nga amannya gaabwe tegaamanyika bulungi okutuusiza ddala ku Ssekayiira Mawampa Gaajjuule XI. Ate okuva ku Ssekayiira Muyira Kasibante Zakaliya Gaajjuule XII bano be bazze balya Obwassaabalangira.
1. Nyansiyo Lute Mukudde: Gaajjuule XII bwe yali nga yejjuludde, Mukudde yakwata entebe o1w’okuba nga Ssekayiira Kasibante Kizza Fredrick David Gaajjuule XIII yali mulenzi muto. Olwo Obwassaabalangira n’abukwasa omulala ng’ atutte obuvunaanyizibwa obwa waggulu.
2. Takogga
3. Alooni Kabanda
4. Martin Luther Ssendikwanawa
S. Mudduse Musiige Daudi (musigire wa Ssaabalangira)