EKIRANGO:
Tubbika n'enaku enyinjji olwokufirwako Katikkiro waffe Ow'ekika ky'Embogo
Omugenzi Samuel Majwega Musoke
Tubbika n'enaku enyinjji olwokufirwako Katikkiro waffe Ow'ekika ky'Embogo
Omugenzi Samuel Majwega Musoke
Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.
Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.