
Omutaka Kayiira nga abuuza ku balamazi

Katikiro omupya eyalondedwa

Abamasiga

Abagenyi abalala

Abamu ku balamazi

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.
Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.