Ebyava mu Mizannyo gy'Ebika Bya Baganda E Bungereza nga 28 Muwakanya (Agusito) 2022 ku New River Sports Centre, Wood Green.
Ebika ebyetabamu byali 28. Byaddiring'ana bwe biti.
1. Mbogo
2. Kkobe
3. Butiko
4. Nkima
5. Mpologoma
6. Mmamba
7. Ndiga
8. Ngabi
9. Nseenene
10. Ngeye
11. Balangira
12. Nnyonyi
13. Njovu
14. Nte
15. Ffumbe
16. Mpeewo
17. Nvubu
18. Nkerebwe
19. Mbwa
20. Nvuma
21. Mpindi
22. Nnakinsige
23. Ng'aali
24. Kasimba
25. Lugave
26. Mutima
27. Ng'onge
28. Ngo