Ekika

Ky'embogo

Entandikwa y’omubala gw’Abembogo:
Mu lugendo oluva e Bunyoro waaliwo okubuuka omugga Kirema. Wavvuuvuumira yasitula mwannyina asobole okumuyisaa wo nga bwe yajja akola okuva emabega. Bw’atyo ne Kaddu naye n’akongojja Omulangira Kimera asobole okumuyisa mu mazzi.

OMUBALA

Kadagado Kadagado Kadagado Kaagwa, aka Namagembe, tonkwatako ng'olidde
Embogo, zonna Mbogo, yaaaaaaaa.

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search